Nolwekyo buli muntu awulira ebigambo byange ebyo namala abikola, kyaliva afananyizibwa omusajja owamagezi eyazimba enyumba ye kulwazi, enkuba netonya, mukoka nakulukuta, kibuyaga nakunta, nebikuba enyumba eyo , so netegwa kubanga yazimbibwa ku lwazi”, (Mat 7:24,25).

David ne Veronique Holland bombi bawereza abayawulibwa ababera mu France. Okwolesebwa kwabwe kwe kuyigiriza nokubulira ekigambo kyakatonda ekitaliko kwekiriranya nga kyangu okutegera ate kilambulukufu nga kisoboka okutekebwa munkola eya bulilunaku Kino bakikola okuyita mu ssemina zabwe zebakola munsi yona, era balina esomero lya Baibuli nga bayita kumikutu gya intaneti (Bible correspondence school) balina amosomo muluzungu ne mulufalansa. Kumutimbagano gwabwe balinako amasomo okuyita mumalobozi muluzungu naye mumaso kujja kuberako amasomo munimi eza amawanga agenjawulo ebintu byobuweleza balinawo CDs, obutambi, namasomo gabwe kwegali kumutibagano gwebwe.